ترجمة معاني سورة الإخلاص باللغة اللوغندية من كتاب الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية. ﰡ ﭑﭒﭓﭔ ﰀ 1. (Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa). ﭖﭗ ﰁ 2. Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna. ﭙﭚﭛﭜ ﰂ 3. Tazaala, era teyazaalibwa. ﭞﭟﭠﭡﭢ ﰃ 4. Era teri kintu kyonna kimwenkana.